97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Okulaakulanya omupiira gwa Buganda; akakiiko akanassa Nnamutayiika mu nkola katongozebbwa

Katikkiro atongozza Olukiiko olugenda okuteeka mu nkola Nnamutayiika w’omupiira gwa Buganda. Lukulirwa Sam Mpiima n’amyukibwa Jamil Ssewanyana. Abalala abali ku lukiiko;
Josephine Namukisa
Hajji Magala Sulaiman
Norbert Kazibwe
Adam Ssematiko
Lwanga
Sulaiman Ssejjengo

Katikkiro asabye Olukiiko okuweereza n’obukugu, obwagazi, empisa, wamu n’okuzuula ebikozesebwa ebyetaagisa mu kutumbula omuzannyo gw’omupiira.

About Mubiru Ali

Leave a Reply