Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Okukyalira omusibe mu kkomera olina okuba ngogemeddwa – Frank Baine

February 28, 2022 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kyamakomera ekya Uganda Prisons Service -UPS Frank Baine avuddeyo nategeeza olunaku olwaleero nti okusinziira ku mbeera y’ekirwadde kya COVID-19 nga bweri mu Ggwanga ngate ne Pulezidenti yaggulawo eggwanga okuddamu okutambula nga bweryali, n’ekitongole ky’amakomera kiggyeewo obukwakulizo bwonna bwekyali kitaddewo kukulaba abasibe.
Wabula ayongeddeko nti abo bonna abagenda okukyalira abasibe balina okulaga obujulzi nti bagemebwa ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa COVID-19.