Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Okukwata Bobi Wine twali tumutaasa – DIPG Katsigazi

November 14, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force Maj. Gen. Katsigazi avuddeyo nategeeza nti Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine Poliisi okumukwatira ku kisaawe Entebe baali bataasa bulamu bwe n’abawagizi be kuba singa tebakola ekyo abantu bangi bandifudde.
Ono agamba nti bamusaba bwaba ayagala okukola ‘One Million Match’ agitwale e Magere mu makaage okusinga okutaataaganya emirimu gy’Eggwanga wabula nagaana.
Ono ayongeddeko nti singa buli Pulezidenti w’ekibiina akomawo okuva ebweru amala kukunga bantu singa ensi eri ku ki? Ono ayongeddeko nti Kyagulanyi yali ayagala bakube ttiyagaasi ayonoone erinnya ly’eggwanga.