Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Okukuza olunaku lw’Abakyala mu Buganda

March 31, 2021 · Mubiru Ali
Okukuza olunaku lw’Abakyala mu Buganda.
Nnabagereka Sylvia Nnaginda asabye abakyala obutenyooma kubanga basobola. Abakyala nga basinziira mu Masaza gaabwe gyebava, boolesezza ebyemikono byebakola.
Ye Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abaami okuwagira abakyala basobole okutuukiriza obulungi emirimu gyabwe.