Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 450 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Okukuumira abantu abakulu mu buyinza kiviiriddeko amawanga g’ Africa okuba amaavu – Kofi Annan

April 23, 2018 · Mubiru Ali

Eyaliko Ssaabawandiisi w’ekibiina ky’amawanga amagatte, Kofi Annan agamba nti ekiviiridde amawanga g’ Africa okuba amaavu lunkupe kwekukuumira abantu abakulu mu buyinza.

Kofi Annan okwogera bino asinzidde mu ggwanga lya Namibia mu lukungaana lwa World Changers Summit n’ategeeza nti Africa y’alibadde bulungi kubanga erina eby’obugagga bingi naye amawanga mangi agalina abakulembeze abakulu abasukka mu myaka nsanvu (70) abatakyalina nnyo kyebasuubirwa kukola .