Okukusa abaana: Poliisi eriko gwekutte e Mityana

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Poliisi e Mityana eriko omukazi gw’ekutte n’eggalira oluvannyuma lw’okumusanga n’omwana ow’obuwala ku bodaboda nga boolekera Kampala abatuuze gwebagamba nti abadde amubba .

Betty Nakiyinji akwatiddwa mu ttuntu ly’olunaku olwaleero abatuuze bwebatemezza ku poliisi nga bwewaliwo omukazi abbye omwana.

Share.

Leave A Reply