Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Okukuba akalango ka MTN guba musango? – Sir Aludah

September 5, 2018 · Mubiru Ali

Mugume James aka DJ Aludah yavuddeyo neyekubira enduulu ku mukutu gwa Twiter nga agamba nti ekiro ekimu bweyabadde akuba omuziki mu bbaala emu ku lw’omukaaga OC wa Kira Road yamulumbye nga ayagala okumukwata olw’okuba yakubye akalango ka MTN aka Bosco emirundi egisoba mu ebiri. Ono mbu yamugambye nti ono yabadde akuma omuliro mu bantu nga akuba akayimba ako.
Wabula oluvannyuma yayimbiddwa omukulu Asan Kasingye nasisinkana DPC wa Kira Road Afande Kasigire nabatabaganya.