Okukebera enkalala z’abalonzi kwongezeddwayo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akakiiko k’ebyokulonda nate kongezzaayo okwekebejja enkalala z’abalonzi okubadde kukomekerezebwa olwaleero. 

Guno mulundi gwakubiri nga akakiiko kongezaayo ennaku, okusobozesa bannayuganda abaagala okwenyigira mu kulonda okujja okukakasa oba nga ddala amannya gabwe kwegali ku nkalala .

Bbo abali ku mulimu guno bategeezezza nga bwebafunye abantu abangi olwaleero okusinga kubweguze gubeera.

Share.

Leave A Reply