Okujulira ku nsala y’omusango gwa ‘Age limit’ kugobeddwa

Ssaabalamuzi wa Yuganda Bart Magunda Kutereebe agambye nti tajja kusobola kusoma nsala ye olw’okuba omusawo wamaaso yamuwa ebiragiro obutasoma biwandiiko bingi. Ono ategeezezza nti awagira ekyasalibwawo Kkooti ya Ssemateeka e Mbale. Asabye Omulamuzi Mwangusya okusoma okusalawo kwa Kkooti okusembayo era bwatyo nagoba okujulira okwakolebwa Munnamateeka Male Mabiriizi ne banne.
Ssaabalamuzi alagidde buli ludda okulaba nti lwemalira ku by’ensimbi ezisasanyiziddwa mu musango guno.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Poliisi tegaananga ku bivvulu bya Bobi Wine – Kayima