Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 628 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Okugoba Mirundi ku mikutu gya Radio kimenya mateeka – Otafiire.

December 8, 2015 · Mubiru Ali

Minisita w’ensonga za Ssemateeka n’ekitongole ekiramuzi, Kahinda Otafiire avumiridde ekya UCC okugoba Tamale Mirundi ku mikutu gya Radio.

Otafiire ayongerako nti kimenya mateeka na kutyoboola ddembe lyabwebange ery’okweyogerera era nti omuntu waddembe okutwala Mirundi mu kooti singa aba alina ebimwogeddwako.

Bino yabyogeredde mu lukungaana lwa Bannamawulire akawungeezi akayise.