Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 372 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Okuggyayo ssente zo zeweteerekera mu Bbanka nga zissukka kuzessalira, olina kusooka kusaba lukusa okuva mu BOU

June 4, 2026 · Radio Simba

🗳️ Okuggyayo ssente zo zeweteerekera mu Bbanka nga zissukka kuzessalira, olina kusooka kusaba lukusa okuva mu BOU – Bank of Uganda.

Bbanka Enkulu yayisizza ekiragiro ekigenda okutandika okukola mu mwaka 2027 nga teri muntu akirizibwa kuggyayo ssente zeyatereka ku akawunti ye ng’omuntu zissukka obukadde 50 buli lunaku nga tasussa bukadde 500 buli wiiki ate ku akawunti eza Corporate (eza bizineesi) tabajja kusukka nga bukadde 250 buli lunaku nga tebasukka buwumbi 2 mu obukadde 500 buli wiiki. Oyo yenna anayagala nga okuggyayo ssente ezissukka mu zessalira wakusooka nga kufuna lukusa okuva mu Bank of Uganda ngayita mu Bbanka ye!

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News