Okuggyayo empapula z’okwesimbawo mu Kamyufu ka NRM kutandise.

Oluvannyuma lwa ekibiina kya NRM okulangirira enteekateeka zaakyo, leero bagguddewo Okutandika okuggyayo empapula ku banaavuganya mu Kamyufu mu bifo eby’enjawulo.
Muno mulimu Pulezidenti, Lord Mayor, ababaka ba Palamenti, ba Ssentebe ba zi Disitulikiti n’ebifo ebirala

Leave a Reply