Breaking
News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Ekitiibwa kya Buganda, kyoleka obutamanya, kuba Abaganda batemdereza Bajjajabwe abedda olwokulwa
News: Amir Wamala, nannyini Amigo Farm Limited esangibwa ku Kyalo Rwanyangwe, mu Gombolola ye Kashongi, mu Disitulikiti ye Kiruhura bwabadde ayogerako
News: Waliwo Ekika ngabantu baakyo batambuliranga mu kibinja ekyaviirako ebika ebirala okubekengera? Kimpe
OKUGEZAAKO OKUTTA GEN. KATUMBA KWALIMU EBYOBUFUZI – Pulezidenti Museveni
June 10, 2021 · Mubiru Ali
Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni; “Okulumba Gen. Edward Katumba Wamala si musango ogwabulijjo, kyeraga lwatu nti kyalimu ebyobufuzi era embizzi eyo eyakiri emabega tugenda kugimanya. Era njagala okubategeeza nti abanyunyunsi abo tuugenda kubamalawo. Kuba twafufugaza obwegungungo bwonna mujjukira bwebaali batwolekezza obwanga. Kati kino kiringa nvunza.”