Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
okugema hepatitis b kuzeemu
January 14, 2019 · Mubiru Ali
Okugema Hepatitis B kuzzeemu. Enteekateeka ya Ssaabasajja Kabaka
ey’okugema abantube obulwadde bw’ekibumba, ezzeemu olwaleero era abantu
abawerako bajijjumbidde.
Okugema kutwaliramu abaana n’abantu abakulu.
Kyandibadde Kya buvunaanyizibwa omuzadde okugemesa omwanawo nga tannaddayo ku ssomero. “Okugema kusinga okuwonya”.