Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 674 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Okugema COVID-19 kutandika nga 10-March-2021

March 2, 2021 · Mubiru Ali
OKUGEMA COVID-19 KWAKUTANDIKA NGA 10 MARCH;
Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza olunaku olwaleero nga okugema abantu ekirwadde kya #COVID-19 mu Yuganda bwekugenda okutandika nga 10-March-2021.
Minisita ategeezezza nti ekitundu kya Ddoozi ekisooka eziwerera ddala 864,000 eza AstraZeneca zituuka mu Ggwanga ku lwokutaano nga 5 – March.