Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,252 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

OKUFUNA DOSE EYOOKUBIRI KATI WALINA KUYITAWO WIIKI 12

May 8, 2021 · Mubiru Ali
Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza nga oluvannyuma lwokuwabulwa ekitongole ekivunaanyizibwa ku byobulamu mu nsi yonna ekya World Health Organization (WHO), Minisitule ekyuusizza mu bbanga omuntu afunye dose esooka eya #AstraZeneca lyalina okulinda okuyitawo okufuna empiso eyookubiri okuva ku wiiki 8 okudda ku 12. Minisita agamba nti buli ebbanga bweriyitawo eddene kyongera okugumya omubiri.