Okuddaabiriza embuga y’Essaza e Nakasongola kugenda mu maaso

Ebifa mu Masaza:
Buluuli Omwami w’Essaza Buluuli Kimbugwe Gerald Kyanjo n’olukiiko lwe batadde bbugwe ku lubiri olwakubwa ku mbuga y’Essaza e Nakasongola.
Kabula Lumaama luyimbaazi kiyingi n’olukiikolwe baddaabirizza enju y’owessaza.

Leave a Reply