Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 1,089 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Ogwabawagizi ba NUP guddamu kuwulirwa nga 11-10-2022

September 27, 2022 · Mubiru Ali
Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye etaddewo olwa 11/10/2022 nga lwegenda okuwa ensala yaayo ku Bannakibiina kya National Unity Platform 31 abakyali mu kkomera oba nga enabakiriza okweyimirirwa oba nedda.
Bano baakwatibwa mu biseera byokunoonya akalulu mu bitundu by’e Kalangala bwebaali ne Pulezidenti wa NUP, Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ye eyatikibwa mu nnyonyi y’amaggye ekika kya namunkanga nazzibwa e Kampala naggalirwa mu maka ge.