Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 357 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Ogw’ababaka okulya munsi yaabwe olukwe gwongezeddwayo okutuuka mu January

December 3, 2018 · Mubiru Ali

Kkooti enkulu e Gulu eyongezaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa abantu abasoba mu 30 nga bavunaanibwa omusango gw’okulya munsi yaabwe olukwe. Bano kuliko Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu balabiseeko mu maaso g’Omulamuzi Emulani Kintu. Bano babadde basaba omusango gugobebwe, wabula oludda oluwaabi nerusaba okuwebwayo ebbanga erimala basobole okukola okunoonyereza bga bali wamu ne Poliisi. Wano Omulamuzi wasinzidde okugwongerayo okutuusa nga 10-Jan-2019.
Omubaka Kyagulanyi wano wasinzidde nasaba Banayuganda obutagwamu maanyi okutuusa amazima lwegalizuuka nti emisango egibavunaanibwa tegiriiyo.