Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 432 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

ogwa togikwatako guzeemu okuwulirwa

January 16, 2019 · Mubiru Ali

Kkooti ensukkulumu ezzeemu okuwulira okujulira okwatwalibwayo ababaka ba Palamenti, Bannmateeka b’ekibiina ekitaba Bannamateeka ekya Uganda Law Society, ne Male Mabiriizi nga bawakanya engeri kkooti etaputa Ssemateeka gyeyasalamu omusango gw’okujja ekkomo ku myaka gya Pulezidenti.
Munnamateeka w’ababaka ba Palamenti abaaawakanya okujja ekkomo ku myaka Erias Lukwago attotoledde kkooti engeri Ssemateeka w’e Ggwanga Yuganda gyeyalakebwa obukunya oluvannyuma lw’okuggyamu akawaayiro akafuuse nattabula.