Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 433 listening Simba FM Live

Ogwa Ssegiriinya gwogezeddwayo okutuusa mu mwezi ogwookubiri

January 12, 2023 · Mubiru Ali

Kkooti ya Buganda Road olunaku olwaleero eyongezayo omusango oguvunaanibwa Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya ogw’okukuma omuliro mu bantu okutuusa nga 10 omwezi ogwokubiri ku ssaawa 4 ezookumakya.