Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,374 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Ogwa Sejusa okunnyuka amagye gusalwa nkya

May 27, 2016 · Mubiru Ali

Kooti enkulu mu Kampala esalawo nkya oba nga eyali akulira ebitongole ebikessi General David Sejusa ava mu magye oba nedda .

Omulamuzi aguli mu mitambo Margaret Ouma Oguli abadde waakuwa nsala ye leero naye tasobodde ku olw’emirimu gyabaddeko emitongole e Mbale.

Bo bannamateeka ba General Sejusa bagamba nti omuntu waabwe takyali muweereza mu magye kubanga takyaweebwa buvunaanyizibwa kukola wadde okusasulwa amagye .

Kino kiddiridde amagye okulemererwa okwanukula okusaba kwa Ssejusa okw’okuwummula obuweereza kweyateekayo mu 2014 .