Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Ogwa Sakwa gwakuddamu nga 9 – September
August 12, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti e Jinja eyongezaayo okuwulira omusango gwa RDC w’e Jinja Eric Sakwa okutuusa nga 9-September oluvannyuma lw’omuwaabi wa Gavumenti Gladys Nanyanzi obutalabikako nga kigambibwa nti ali mu Mbale mu Kkooti ejulirwamu okusinziira ku Kiduma Daniel amukiikiridde.
Sakwa avunaanibwa emisango okuli; Manslaughter, Malicious damage n’obubbi.