Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ogwa OTT oguvunaanibwa Bobi Wine gwongezeddwayo

Ebyokwerinda binywezeddwa enkya yaleero ku Kkooti ya Buganda Road Kkooti bwebadde egenda okuddamu okuwulira omusango oguvunaanibwa omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine kko ne banne abalala 3 bwebavaayo nebekalakaasa nga bawakanya omusolo gwa OTT Poliisi lwegamba nti terwali mu mateeka.
Omulamuzi ayongezaayo omusango olw’okuba Bobi Wine tabaddewo okutuusa nga 28 wabula n’alabula Bannamateeka be nti singa talabikeko omulundi omulala bagenda kusasula ebisera by’entambula ebyabajulizi.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort