Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 348 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Ogwa NUP gwongezeddwayo okutuusa wiiki ejja

October 16, 2020 · Mubiru Ali

Ekkooti enkulu mu Kampaka evuddeyo neyongezaayo okuwa ensala yaayo mu musango wakati abagamba nti bammemba ba National Unity and Reconciliation and Development Party (NURP), ekyakyuuka nekifuuka National Unity Platform – NUP tebebuuzibwako nga kikyuuka wamu n’okukyuusa obukulembeze okubuwa Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ne banne.
Abawaaba kuliko Difas Basile ne Hassan Twala, abagamba nti Moses Nkonge Kibalama teyabebuuzaako mubyeyakola.
Omwogezi w’ekitongole ekiramuzi Solomon Muyita agamba nti enjuyi zombi zawaddeyo empoza yaazo ku lwakubiri ng’Omulamuzi yetaaga obudde obumala okubisoma awe ensala ye. Ono wakugiwa ku lwokusatu lwa wiiki ejja era nga yakuyisibwa ku email.