Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ogwa Kibalama ne NUP ensala yaleero

October 21, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi w’ekitongole ekiramuzi Solomon Muyita avuddeyo nategeeza nga Omulamuzi Ssekaana bwagenda okuwa ensala ye ku musango gwa National Unity Platform – NUP ne Moses Nkong Kibalama mu ttuntu lyaleero.
Muyita agamba nti guno si gwemulundi ogusoose nga bayisa ensala ku email. Agamba nti era tebaagala kuleetawo kavuyo nga abantu beyiwa ku Kkooti.