Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Ogwa bavunaanibwa mu kuttibwa kwa kaweesi gwongezeddwayo okutuuka 2019
November 2, 2018 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa kkooti ey’Eddaala erisooka e Nakawa Noah Ssajjabi yalemereddwa okusalawo ku misango egivunaanibwa abateberezebwa okwenyigira mu butujju n’okutemula eyali omwogezi wa poliisi AIGP Andrew Felix Kaweesi okugigoba oba nedda.
Abavunaanibwa oluvanyuma balagiddwa okudda mu kkooti nga 10/01/2019.
