Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Oguvunaanibwa Bobi Wine gwongezeddwayo

Kkooti ya Buganda Road eyongezaayo omusango oguvunaanibwa Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ogw’okwekalakaasa olw’omusolo gwa OTT okutuusa nga 17 September 2019. Omulamuzi w’eddaala erisooka Ketty Acaa alagidde omuwaabi wa Gavumenti okuleeta abajulizi mu musango guno awatali kulemererwa.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort