Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 93 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Ofiisa wa police atomedde nnyina mubutanwa n’afa.

September 21, 2015 · Mubiru Ali

Ekikangabwa kibuutikidde abantu mu Disitulikiti ye Pallisa mu bitundu bye bye bye Bukedi, omuserikale wa Police bw’abadde agenze okukyalira nnyina n’amukoona mu butali bugenderevu bw’atyo abadde amuddusa mu ddwaliro n’afa.

Mulabi Adama wa police e Kyenjojo y’avuddeko enjega ย eno.

Wabula abatuuze ababaddewo bo bagamba nti ofiisa ono abadde alimu obutakkaanya ne nnyina.