Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 223 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Offiisi ya Ssaabaminisita eriyiridde omuyizi emotoka gyeyalinnya e Buddo

February 18, 2023 · Mubiru Ali
Offiisi ya Ssaabaminisita yaliyiridde omuyizi wa Buddo Senior Secondary School, nnannyini kkeesi emotoka ya Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga za Bunyoro gyeyalinnya nga 5-February.
Senior Assistant Secretary mu Offiisi ya Ssaabaminisita David Mugisha bweyabadde akwasa omuyizi ono emitwalo 50 nti ekyatuukawo nga 5 emotoka nnamba UG 0915Z bweyatomera kkeesi ye bakyetondera era ddereeva eyakikola yabonerezebwa.