Breaking
News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo. News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 780 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Office ya pulezidenti eyitiddwa bukubirire okutaasa ekiyiwa musaayi.

December 17, 2015 · Mubiru Ali

Office ya pulezidenti eyitiddwa  bukubirire okutaasa ekiyiwa musaayi ku byalo musanvu e Mubende ku nkaayana ku ttaka eriwezaako sikweya miles 5.

Ettaka erikaayanirwa liri kubyalo okuli Kasambya, Kitto, Kabweyakiza, Nabiyungu, Kiteredde, Lwamiramira ne Kagunguli mu Gombolola ya Madudu e Mubende era nga liriko abatuuze abasoba mu 30.000.

Flora Kiconco ow’ensonga za mateeka mu office ya pulezidenti nga atuuuse mu kitundu kino ategeezezza nti enkaayana z’ettaka zisusse nnyo mu kitundu kino nti era abatuuze basaanye okwewala okutwalira amateeka mu ngalo.

Kinnajjukirwa nti nga 18/09/2015 abantu 2 baatirimbulwa ku ttaka lino nebookya n’emmotoka zaabwe bwebaali baze okulambula ettaka.