Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,480 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Obwakabaka bwegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’Omwana Omuwala

October 3, 2020 · Mubiru Ali
Obwakabaka bwegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’Omwana Omuwala
Obwakabaka nga buyita mu kitongole kya Nnabagereka Development Foundation bukuzizza olunaku luno ku mukolo ogubadde mu bimuli bya Bulange.
Nnabagereka Sylvia Nagginda ng’asinzidde ku mutimbagano okwetaba ku mukolo guno agambye nti, Nnabagereka Development Foundation etalaaze district ezenjawulo nga ebunyisa enjiri y’okuyamba abaana wamu n’okubuulirira abaana n’abazadde engeri y’okwangangamu ekizibu ky’okutulugunya, okukwatira abawala mu maka, okubafunyisa embuto gyekiyinza okukwatibwamu.
Omulamwa gw’omwaka guno guli;
“My Voice, Our Equal Future”