Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 474 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Obwakabaka bwakukolagana ne Germany okukyuusa embeera z’abantu

June 19, 2019 · Mubiru Ali

Obwakabaka busse omukago n’ekibiina Kya Konrad Adenauer Shiftung okuva mu kibiina ekiri mu buyinza mu ggwanga lya Bujirimaani (Germany) ekya Christian Democratic Union nga bano bazze okulaba nga bafaayo okulwanirira obutonde bwensi, okubangula abavubuka mu by’obufuzi wamu n’okutumbula abakyaala.

Bano baniriziddwa katikkiro Charles Peter Mayiga era nasiima enteekateeka yabwe nga ekyokubangula omuvubuka nti kino kyekiseera omuvubuka abangulwe naddala abo abegwanyiza ebyobufuzi bamanye kki ddala kyebegwanyizza