Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,018 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Obwakabaka bwakuddamu okugema abantu Lumiima mawuggwe okwekikungo mu bimuli bya Bulange nga 20th-23rd April.

April 12, 2022 · Mubiru Ali
Mu kusobola okutuukiriza obweyamo buno Obwakabaka bwakwataganye ne Kampala Capital City Authority – KCCA, n’ekitongole kya FHI360 okulaba nga abantu bagemebwa basobole okwetangira obulwadde buno.
Mu lukungaana lwa Bannamawulire olutudde akawungeezi ka leero, Katikkiro Charles Peter Mayiga neera akubirizza abantu bajje mu bungi bagemebwe bave mu kwekwasa nti eddagala erigema lirina obulabe obuyinza okubaviirako okufa.
Minisita wenkulaakulana y’Abantu Oweek Dr Prosperous Nankindu Kavuma, Oweek Noah Kiyimba, Ssenkulu wa Majestic Brands Omukungu Remmie Kisaakye, olukungaana balwetabyemu.