Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 380 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Obwakabaka bwa Buganda bukyazizza abakungu okuva mu Bwakabaka bwa Sokoto

July 29, 2019 · Mubiru Ali

Obwakabaka bwa Buganda bukubaganyizza ebirowoozo n’abakungu okuva mu bwakabaka bwe Sokoto mu Nigeria, ku ngeri ku ngeri ki gyebayinza okutumbulamu embeera y’omwana omuwala wamu n’abakyala. Katikkiro abayitidde mu byafaayo ne gyenvudde wa Buganda. Ate Maama Nnabagereka asomesezza ku nteekateeka z’ekisaakaate n’engeri gyekikyuusizza endowooza z’abaana nebafuuka ab’obuvunaanyizibwa. Ensisinkano ebadde ku Hotel Africana akawungeezi ka leero.