Obwakabaka bwa Buganda bukiikiriddwa mu mmisa esiibula Ssaabasumba

Maama Nnabagereka Sylvia Nagginda atuuse e Lubaga ku ekereziya okwetaba mu kuziika Ssaabasumba wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga.
Abalala abakiikiridde obwa Kabaka bwa Buganda kuliko; Kamalabyonna Katikkiro Charles Peter Mayiga, Omulangira Wasajja, Omuzaana Nankya wamu n’e Baminisita ba Buganda ab’enjawulo beebamu kubakungubazi abeetabye mu mmisa esiibula omugenzi Ssabasumba Dr Cyprian Kizito Lwanga.

Leave a Reply