Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 250 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Obwakabaka bukungubagidde Dr. Kawanga Ssemwogerere

November 19, 2022 · Mubiru Ali

Obwakabaka bukungubagidde Omugenzi Dr. Paul Kawanga Ssemogerere gwebwogeddeko nga omu ku baana ba Nambi abadde empagi luwaga akoleredde Obuganda n’Eddiini ye. Ono y’omu kubaalwanirira Yuganda okwefuga nga mu ngeri yeemu era yakola nnyo okuzzaawo Obwakabaka nga yomu kubaali mu nteekateeka z’okutuuza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ku mukolo ogwali e Naggalabi Buddo era yasiimibwa Ssaabasajja naaweebwa ejjinja ery’owuwendo. Ono era asiimiddwa olw’okubangula n’okukuza Bannabyafuzi ab’enjawulo mu Ggwanga Yuganda.