Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,548 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Obwakabaka buguddewo ebifo eri abalambuzi

September 27, 2020 · Mubiru Ali

Ebifo by’obulambuzi mu Bwakabaka bigguddwawo eri abalambuzi. Mu bigguddwawo; Bulange, Kabakanjagala, Naggalabi, Jinja Mawuuno, amasiro ge Wamala . Ebifo bino byali byaggalwa olwa Covid19. Owek Kyewalabye agambye nti bamaze okukola enteekateeka era abalambuzi baddembe okujja.