Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Obuzzi bw’emisango bwakendeera mu 2020

April 19, 2021 · Mubiru Ali

IGP OKOTH OCHOLA “Okutwaliza awamu mu mwaka 2020, waliwo okukendeera mu buzzi bw’emisango egiloopebwa ku Uganda Police Force ebitundu 8.9 ku 100.
Emisango egyaloopebwa gyaba ku 215,224 mu 2019 negidda ku 195,931 2020.
Obubenje ku nguudo nabwo bwakendeera okuva 12,858 mu 2019 okudda ku 12,249 mu 2020.”