Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Obuyinza bujja kukyuuka budde awalala Gen. Odongo kimanye – Hon. Centenary

April 15, 2021 · Mubiru Ali
GEN. JEJE ODONGO OBUYINZA BUKYUUKA KIMANYE: https://youtu.be/fE4r52lvjz4
Hon. Centenary Franco Robert avuddeyo natabukira Minisita w’ensonga z’omunda mu Ggwanga Gen. Jeje Odongo; “Ssebo olowooza abantu bano bemwasiba tebalina baabwe ababonabona kati. Balina abaana, abakyala wamu n’abazadde era bali mu nyiike. Balindiridde okulaba abantu baabwe bafu oba balamu. Lwaki temulina mutima musaasizi eri abantu abo.
Ssebo Gen. Odongo wali olowozezza ku buyinza buno n’amaanyi gano gemukozesa mububi nga mukwata abantu, mubawamba n’okubasiba bujja kukyuuka budde mu mikono gy’abantu abalala nabo nebabakola kyekimu. #PlenaryUg https://youtu.be/fE4r52lvjz4