Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 737 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Obuuma obugenda okukozesebwa mu kulonda emitwalo 4 olunaku…

November 29, 2025 · Radio Simba

Obuuma obugenda okukozesebwa mu kulonda emitwalo 4 olunaku olwaleero butuusiddwa mu Ggwanga okuva mu Ggwanga lya China era nga Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama Mugenyi nabakungu abalala babaddewo nga butikkulwa.
Buno bugatiddwa ku bulala emitwalo 6 obwatuusibwa mu Ggwanga omwezi oguwedde. Buli kifo awolonderwa wakuteekebwawo obuuma 2.
Bya James Kamali
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026 #ProtectingTheGains
#UgandaDecides
#AnewUgandaNow
#protestvote2026
#ANewUganda