Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 350 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Obutimba n’amaato bya buwanana ebiteekeddwa nabbambula w’omuliro – nvuba mbi

June 18, 2017 · Mubiru Ali

Obutimba obubalirirwamu ssilingi obukadde nga bisatu n’omusobyo n’amaato byebiteekeddwa omuliro oluvannyuma lw’ekiwendo ekirwanyisa envuba embi ekikoleddwa ku nnyanja Nalubaale mu Disitulikiti y’e Mpigi. 

EKikwekweto kino kikoleddwa ku myalo musanvu egyogerwako  nti ebadde mpuku ya nvuba mbi era amaato n’obutimba nebikwatibwa ggwe wamma nebiteekerwa nabbambula w’omuliro .

Omusasi waffe Aloysius Ssengendo yaatutuusizzaako eggulire lino.