Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 419 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Obutambi obumu obulaga obubbi bw’obululu si bwa Yuganda – Paul Bukenya

January 21, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission UgandaPaul Bukenya mu mboozi eyakafubo gyabaddemu ne Munnamawulire wa Radio Simba avuddeyo nategeeza nga bwebali mu kwekeneenya obutambi obwafulumiziddwa ku mikutu gya Social Media okulaba nti bwakwatibwa wano mu Yuganda, bwali bwa kulonda kwamwaka ki era babukwatirawa.
Bukenya ayongeddeko nti obumu babuzudde dda nti tebwakatirwa wano mu Yuganda nga basinzidde ku bisanikira byo bubokisi buno.
Akaatirizza nti Akakiiko kakola kyonna ekisoboka okulaba nga bategeka okulonda okw’amazima n’obwenkanya.