Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 238 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

obusiiwuufu bw’empisa bususse mu ggwanga – musumba kaggwa

February 12, 2019 · Mubiru Ali

Omusumba w’Essaza ly’e Masaka John Baptist Kaggwa alaze okutya olw’obusiiwuufu bw’empisa obususse mu Ggwanga nga kino asinzidde ku Minisita w’ebyobulambuzi Godfrey Kiwanda Ssuubi okussaawo empaka z’abakazi Mungu beyagemulira obutuuliro n’agamba nti kati alabika azzaako mpaka za mabeere.
Omusumba asinzidde Bugoma mu Disitulikiti y’e Kalangala bw’abadde ayimba missa ey’okulamaga ku kifo abaaleeta eddiini okuli Amansi ne Amapeera we baagobera mu myaka 140 egiyise nga missa yeetabiddwamu abalamazi abawerako nga batambuzza bigere okuva ku kidyeri kilomita bbiri.
Omusumba era yennyamidde olw’ennyambala ekyuse ennyo ng’abantu basusse okwambala obukete naddala nga bazze mu missa