Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,339 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Obunkenke, Abavubuka 23 bawambiddwa – Yumbe

May 24, 2016 · Mubiru Ali

Obunkenke bweyongedde mu bitundu bye Yumbe oluvannyuma lw’abavubuka 23 okuwambibwa abantu abatannategeerekeka.

Ayogerera Police mu ggwanga Fred Enanga agamba nti bafunye amawulire nti abaawambye abavubuka bano baabadde bambadde ebyambalo ebyefaanaanyirizaako ebya magye era nga Kiteeberezebwa nti batwaliddwa mu bitundu eby’amaserengeta ga Susan ey’amaserengeta. Songa ate kuliko n’abalala babiri abattiddwa.

Enanga agamba nti Police yatandise dda kaweefube w’okuyigga abavubuka bano ย .