Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 871 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Obukulembeze bwa Munisipaali ye Nansana nga bakulembedwaamu Mmeeya Sserunkuuma JohnBosco basazeewo okupangisa ebimotoka bibayambe ku kukungaanya

July 30, 2026 · Radio Simba

🗳️ Obukulembeze bwa Munisipaali y’e Nansana nga bakulembedwaamu Mmeeya Sserunkuuma JohnBosco basazeewo okupangisa ebimotoka bibayambe ku kukungaanya kasasiro abadde akyalemedde ku makubo nga batya nti ayinza okuvaako ebirwadde ebiva ku bucaafu.
Mmeeya agamba nti wadde Gavumenti yateekawo olunaku lwa Bulungibwansi naye ate yeerabira okutegeka ebimotoka ebimala okuggya kasasiro mu bantu bo kwekusalawo bapangise emotoka bataase abatuuze.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News