Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 315 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Obukadde 600 bwetusaba Baminisita ba Kampala bebazisaka – KCCA

January 8, 2024 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitangaaza ku bigambibwa nti ky’asabye Palamenti obukadde 600 okutegeka olukungaana lw’okujjukira ekirwadde kya Covid-19 mwebagenda okujjukirira abakozi baabwe ne Bannayuganda abaafa ekirwadde ekyo.
Okusinzira ku kiwandiko ekifulumiziddwa KCCA, ssente zebagenda okukozesa bbaaziggye mu bannamukago baabwe okuva mu Ggwanga lya Canada nga nayo waaliyo omukolo ekika bwekityo era nga Baminisita ba Kampala bebaazisaka.