Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Obujulizi obuluma Ongwen bwongedde okuleetebwa.

January 22, 2016 · Mubiru Ali

12472688_1083281111692761_6577843226108775311_n

Obujulizi obuluma kalintalo Dominic Ongwen ku misango egimuvunaanibwa egy’ekitta bantu, okukabasanya abaana n’abakazi gattako n’emisango emirala bwongedde okuleetebwa, wano oludda oluwaabi luleese amaloboozi nga Ongwen ayogerezeganya mu kufuna ebiragiro okuva ewa Joseph Kony eyali aduumira LRA.

Emisango egimuvunaanibwa yagizza wakati mu mwaka gwa 2002 ne 2005 era awozesebwa mu Heg ekya Netherlands nga kati okumuwozesa kukutte olunaku olwokubiri .