Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 597 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Obuganda bukuzizza amazaalibwa ga Kabaka

April 14, 2019 · Mubiru Ali

Obuganda bwajaguzza olwa Ssaabasajja Kabaka okuweza emyaka 64 nga ayuguuma. Omukolo gwabadde ku Ndejje SSS e Luwero, Bulemeezi. Yeebazizza aba Ndejje okukuuma omutindo, era naakubiriza abantube okukola nga asimbuliza mu bubaka obuli mu luyimba lwa Mesearch Ssemakula.
Beene yasinzidde ku mukolo guno naasiima abantu ab’enjawulo abakoze obutaweera okukyuusa embeera z’abantu. Mu basiimiddwa kuliko; Mesach Ssemakula, Prof. Gordon Wavamuno, Omukungu IK Kabanda, Omulangira Abdul Kagga, Hajji Mohamood Baagalaliwo. Katikkiro Mayiga yasabye abazadde bagulire abaana engatto baleme kufuna ndwadde eziyinza okubaviirako okusaasaanya ensimbi ennyingi.