Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 321 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Obubizzi obwambaziddwa emijoozi gya kyenvu busuuliddwa ku State house.

February 29, 2016 · Mubiru Ali

Obubizzi obwambaziddwa emijoozi gya kyenvu egya NRM busuuliddwa ku maka g’obwa Pulezidenti e Nakasero mu ttuntu lya leero.

Obubizzi buno bubadde bwambaziddwa emijoozi gya NRM nga kuwandiikidwako ebigambo ” Webale nnyo Kiggundu osobola kati okundayiza ”.

Wabula oluvannyuma amagye gayiiriddwa mu kifo kino era waliwo abantu abagombeddwamu obwala.